Uncategorized

Hima and Tutsi clan 50 year Master Conspiracy Plan; “Mululimi Oluganda “

Hima and Tutsi clan 50 year Master Conspiracy Plan

OLUKUNGAANA OLWATUULA MU MAKA G’OWEKITIIBWA PRESIDENT Y.K. MUSEVENI E’TUSHERE NYABUSOZI NGA MARCH 15, 1992

EBY’OLUKUNGAANA
1. Okusaba
2. Okuggulawo olukiiko – Ssenkaggale (Ssentebe)
3. Entegeka ey’emyaaka 50 egiddirira
4. Okutuukiriza entegeka

Edakiika Esooka:

Olukungaana lwaakulemberwa essaala nga esomebwa Rt. Rev. Bishop Ruhindi ku ssaawa 5 zennyini ez’ekiro nga asaba olukungaana lugende bulungi.

Edakiika ey’okubiri:

Ssentebe, ow’ekitiibwa, yayaniriza ab’ekika kya Basita n’abagenyi ab’ebika ebirala abaali batudde mu makaage. Yabayitiramu mu bufunze mu nsonga eyali etuuzizza olukiiko era neyebaza abategesi omulimu omulungi gwebaali bakoze. Yabategeeza nti omukisa gwebalina guli gumu, nga akyaali President. Yalagira Hope Kivengere abeere kayungirizi wakati wa office ya President n’abantu babulijjo mu byaalo yonna gyebali. Yabagamba nti omuwendo gwaabwe mu Uganda mutono ddala naye yalwaana okubanunula basobole okumanyika n’okubeera ne ddoboozi ery’omwanguka. Yabajjukiza nti betaaga okubeera n’enteekateeka sinziggu ey’emyaaka egitakka wansi wa 50, ekika kya Bahima okusobola okusigala nga kiri mu by’obugagga n’okubeera n’eddoboozi ery’omwanguka.

Ow’ekitiibwa yagamba abaali bawuliriza nti singa tebakozesa mukisa guno mu bujjuvu, abaana baabwe balibanenya gyebujja mu maaso. Wano kwekubanjuulira ebikolwa n’enteetateeka ezokubatuusa ku buwanguzi mu bigendererwa byaabwe bino: Abaan baabwe balina okufuna obuyigirize okussukkuluma ku mawanga amalala nga akyaali ku bukulembeze. Okukakasa nti bebantu bokka abasinga obugagga mu Uganda mu myaaka 50 ag’entegeka eno. Okukakasa nti bebasinga okubeera n’ebitiibwa eby’awaggulu n’ebifo eby’obuvunaanyizibwa mu magye. Okukakasa nti buli kya bugagga bwa Uganda kiri mu mikono gyaabwe. Okukakasa nti abo bekitakwatako tebamanya nsonga neemu ku bikwaata ku ntegeka eno.

Buli kinnoomu yakubirizibwa okuba n’obuvunaanyizibwa okunoonya n’okuwandiisa abavubuka abahima/abanyarwanda mu magye basobole okwefuga ebibiina ebya ISO, PPU,ESO ne Military Police kibasobozese okukugira amawanga amalala obutabajjaako buyinza na maanyi.

Edakiika ey’okusatu:

Ssenkaggale yagamba ab’olukiiko nti balina okwegatta basobole okusigala nga be ba Kabaka mu kitundu kino. Yagamba nti entegeka eno tesobola kuyitamu okujjako nga abaana baabwe 80% batendekeddwa bulungi era nga bali ku musingi ogubasobozesa okuddukanya ensonga zino. Wano, ssenkaggale kwekulagira Mw. Elly Karuhanga atwaale obuvunaanyizibwa obw’okusomesa batabani baabwe ne bawala baabwe era abaweereze emitala wa Mayanja ku misomo egya waggulu, okugeza nga India, England, America, ne South Africa. Karuhanga yakkiriza obuvunaanyibwa awatali kusikattira. Ssenkaggale era yalagira Mw. Kirimani yettike obuvuunanyizibwa obw’okusomesa bawala baabwe ne batabani baabwe mu ggwanga, era atandikewo essomero eryenjawulo e’Nyabusozi okusobola okutuukiriza ebigendererwa byaabwe. Kunsonga eno, Mw. Kutesa yaleeta ekiteeso eky’okukuza essomero ery’eBunyanyeru Resettlement School lifuulibwe Secondary School. Ekiteeso kyayitamu nga tekivuganyiziddwa.

Edakiika ey’okuna:

Mw. Elly Rwakakoko yayimiriza ssentebe nga akubiriza ab’olukiiko okutunula mu nsonga y’obusika bwa ssenkaggale, ow’obuyinza Museveni, singa ekisanjakye kiba kiweddeko. Kunsonga eno, Muky. Jovia Salim Saleh yasaba ab’olukiiko okulaba nti oluvanyuma lwa Museveni, president addako alondebwe okuva mu kika kya Basita. Muky. Saleh yategeeza nti akoleredde nnyo abasita era awaddeyo obulamubwe ku lw’abasita emirundi mingi mu myaaka 20 egiyise, nolweekyo kyandibadde kya makulu n’aBasita nabo bafune omukisa okuddukanya eby’enfuna y’eggwanga. Ekiteeso kino abateesa baakisambajja nga bagamba nti kyaali bweeru wa mulamwa gwa lukiiko.

Edakiika ey’okutaano:

Muzeeyi Ephrann Rusimira yateesa nti omukulembeze anaddako yandibadde muganda wa President Museveni bwebaba baagala enteekateeka yaabwe eno eyitemu. Yalabula nti singa abantu b’ekika kya Bairu n’abebika ebirala abatali Bahima bamanya ku nteekateeka eno, enteekateeka yonna ejja kugwa butaka.

Edakiika ey’omukaaga:

Muzeeyi Rutamwebwa yateesa nti nga baagala ebigendererwa byaabwe okumeruka, Salim Saleh yandizzeeyo mu ssomero naasoma. Yakiggumiza nti Salim Saleh yalina okufuna ebbaluwa z’obuyigirize obwa Ordinary Level Certificate ne Advanced Level Certificate. Abateesa bonna kino baakiwagira. Era yayongera naateesa nti ow’oluganda lwa Museveni omulala , okugeza nga mutabaniwe, yandibadde atendekebwa asobole okutwaala obukulembeze nga buvudde mu mikono gya Salim Saleh. Nakino abateesa bonna baakiwagira era nebasaba ow’ekitiibwa Museveni alonde omwaana omu omulenzi mu baanabe atendekebwe okubeera president. Olukiiko lwaakubaganya ebirowoozo ku kyokusanyaawo abantu oba obubinja bw’abantu abanaaba bagezaako okubajjako obuyinza. Kyasalibwaawo nti buli muntu oba buli mukulembeze anaagezaako okulemesa enteekateeka eno, ey’emyaaka 50, asaanye attibwe.

Edakiika ey’omusanvu: Ebyokukola nokuva kati:

a) Amawanga amalala gakugirwe olukusa mu byenfuna ye ggwanga nga tuyita mu:
i. Okubigika emisolo egyawaggulu ku bantu abalala ne Kampuni zaabwe, abantu abaffe basonyiyibwe emisolo.
ii. Ebibiina bya begassi n’ebyabakozi bijjibweewo.
iii. Amakampuni agaddukanyizibwa Government n’ebyenfuna ebiddukanyizibwa Government nga biyamba omuntu wa bulijjo bitundibwe, abantu baleme kuganyulwa mu ma kampuni ago.
iv. Eby’enjigiriza n’amalwaaliro bifuulibwe bya maguzi.
b) Abantu baffe balina okutwaala emirimu egisinga okusasula obulungi mu ggwanga n’ebifo ebya waggulu basobole okuganyulwa okusinga abantu ab’amawanga amalala, ate nga abantu baffe bakugirwa okuwawaabirwa mumateeka.
c) Abantu b’omumambuka n’ebuvanjuba wa Uganda tulina okubamalamu amaanyi mubyobufuzi ne mubyokulwaana era tukotoggere n’ebyenfuna yaabwe.
d) Amangu ddala nga bwekisoboka, obwa Kabaka bwa Buganda bukomezebweewo kyokka nga bujjiddwaamu amaanyi ag’ebyobufuzi, era tubutabuletabule nga tuziyiza abaganda okwegatta.
e) Tukolerere okwegatta kwa Bahima mu kitundu kino era tugaziye amaanyi g’abaHima mu byo bufuzi, okulwaana, n’ebyenfuna
f) Twenyigire mu kukozesa n’okwefuga eby’obugagga ebiri mu nsi ezetoolodde ekitundu kino.
g) Tukolaganire wamu era twekwaate ensi zi kirimaanyi eziyinza okutuyamba okutuukiriza ebigendeererwa by’entegeka yaffe eno.

Edakiika ey’omunaana:

Abateesa b’olukiiko baakiggumiza nti buli muntu aweereddwa obuvuunanyizibwa akole kyonna ekisoboka balyooke batuuke ku buwanguzi n’ebigendererwa by’enteekateeka eno. Ow’ekitiibwa Museveni yakubirizibwa okulonda obukiiko oba abantu kinnoomu okussa mu nkola obuvuunanyizibwa obw’enjawulo obulina okutuukirizibwa ku lw’enteekateetka eno. Kyaasalibwaawo nti kyonna ekyetaagisa kikolebwe okukuuma entegeka eno nga ya kyaama.

ABATEESA:
1. Mr.Y.K. Museveni Nyabushozi
2. Mrs. J. Museveni Nyabushozi
3. Mr. Elly Rwakakoko Ruhama, Ntungano
4. Mr. Eric Kabango, Rukungiri
5. Akwandanaho Salim Saleh, Nyabushozi
6. Mr. Sam Kutesa, Nyabushozi
7. Mr. Abel Katemowe, Rukungiri
8. Canon Rwabugaire Buyania, Rukungiri
9. Mrs. Rwabugaire Buyanja, Rukungiri
10. John Wycliff Karigire, Ntungamo
11. Mrs. Karazarwe, Ntungamo
12. Mrs. Rwakakoko Ruhama, Ntungamo
13. Bob Kabonero, Ntungamo
14. Mr. Jim Muhwezi, Rukungiri
15. Mrs. Susan Muhwezi, Rukungiri
16. Mr. Jotham Tumwesigye, Nyabushozi, Mbarara
17. Mr. John Nasasira, Kazo
18. Mzee Nyindombi Kebisoni
19. Mrs. Faith Bitamurire Kebisoni
20. Mugisha Muhwezi Nyindobi Kebisoni
21. Mrs. Jane Mwesigye, Sembabule
22. Mrs. Mwesigye, Sembalue
23. Mr. Kamugisha Kebisoni
24. Mrs. Kamugisha Kebisoni
25. Mr. John Kazoora, Ntungamo
26. Mr. Christopher Kiyombo, Ntungamo
27. Major Henry Tumukunde, Buyanja Kitojo
28. Mrs. Tumukunde, Buyanja Kitojo
29. Mzee Rwakanengere Kashari, Rubaya
30. Jolly Rwakanengere Kampala, Rubaya
31. Mrs Salim Saleh, Nyabushozi
32. Rev. Kajangye Buyanja, Kitojo
33. Aronda Nyakeirima Buyanja, Kitojo
34. Mzee Mpira Nuyanja, Nyakibungo
35. Charles Muhhozi Kifaburaza, Kagunga
36. Justus Katono Karishunga, Buyanja
37. Elly Karuhanga Nyabushozi, Mbarara
38. Mzee Kafumusi, Ibanda
39. Sikora B.K. Buhweju, Buyaruguru
40. P. Kaitirima, Sembabule
41. Mathew Rukikakire, Sembabule
42. Mrs. Rukikare Kabura, Rukungiri
43. Sam Baingana, Rukungiri
44. Mrs Baingana, Rukungiri
45. Mzee Amos Nzei, Kabale
46. Mrs. Nzei, Kabale
47. Mzee Rutamwebwa, Nyabushozi
48. Mrs. Mary Rutamwebwa, Nyabushozi
49. Rev. Canon Sam Rubunda, Nyabushozi
50. Mrs. Jennifer Kutesa, Sembabule/Ntungamo
51. Eriya Kategaya, Rwampara
52. Jovia Kankunda, Mbarara
53. Mzee Rwakiturate, Nyabushozi
54. Rwabantu Rusheyi, Ntungamo
55. Col. Chefali Kazo
56. Col. Kazini J., Nyabushozi
57. Major Kashaka, Nyabushozi
58. Jero Bwende ,Nyabushozi
59. Augustine Ruzindana Rubaya, Ntungamo
60. Ephraim Rusimirwa, Nyakabuye
61. Mzee Kaino Nyakininga
62. Rev. Rujoki Nshwerunkuye
63. Mrs. J. Rujoki Nshwerunkuye
64. Prince John Barigye, Kashari
65. Kanyesigye Barigye Junior Kashari
66. Kirimani Nyabushozi
67. Fred Kanyabubale, Kitojo Buyanja
68. Kakurungu Kitojo
69. Captain Biraro, Nyabushozi
70. Mrs. Nasasira Kazo
71. Herbert Rwabwende, Kashari
72. Odrek Rwabwogo, Nyabushozi
73. Hope Kivegere, President’s Office
74. Bishop Justus Ruhindi, Rukugiri
75. Justin Sabiiti, Mbarara
76. Maama Rubindi, North Kigezi Diocese
Olukiiko lwayabuka ku ssaawa kkumi ez’ekiro nga March 16, 1992

The editor
Ikazeiwacu.unblog.fr
Source: A correspondent in East Africa

admin

April 16th, 2016

No comments

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *